13Yuda ndigiweta ng’omutego ogw’obusaale

ngujjuze Efulayimu.

Ndiyimusa batabani ba Sayuuni,

balwane n’abaana bo, ggwe Buyonaani,

mbakozese ng’ekitala eky’omutabaazi.